3628 | NUM 1:23 | Abaabalibwa okuva mu kika kya Simyoni baali emitwalo etaano mu kenda mu ebikumi bisatu (59,300). |
3672 | NUM 2:13 | Abaabalibwa mu kibinja kye baali emitwalo etaano mu kenda mu ebikumi bisatu (59,300). |
12030 | EZR 1:9 | Guno gwe gwali omuwendo gwabyo: Esowaani eza zaabu amakumi asatu 30, Esowaani eza ffeeza lukumi 1,000, Ebiso ebya ffeeza amakumi abiri mu mwenda 29, |
12040 | EZR 2:8 | bazzukulu ba Zattu lwenda mu ana mu bataano (945), |
12048 | EZR 2:16 | bazzukulu ba Ateri ow’olunnyiriri lwa Keezeekiya kyenda mu munaana (98), |
12052 | EZR 2:20 | bazzukulu ba Gibbali kyenda mu bataano (95). |
12068 | EZR 2:36 | Bano be bakabona: bazzukulu ba Yedaya ab’ennyumba ya Yesuwa lwenda mu nsavu mu basatu (973), |
12074 | EZR 2:42 | Bano be baakuumanga enzigi za yeekaalu: bazzukulu ba Sallumu, bazzukulu ba Ateri, bazzukulu ba Talumoni, bazzukulu ba Akkubu, bazzukulu ba Katita, ne bazzukulu ba Sobayi kikumi mu amakumi asatu mu mwenda (139). |
12090 | EZR 2:58 | Omuwendo ogw’abaaweerezanga mu yeekaalu ne bazzukulu b’abaweereza ba Sulemaani bonna awamu, gwali ebikumi bisatu mu kyenda mu babiri (392). |
12446 | NEH 7:21 | bazzukulu ba Ateri ow’olunnyiriri lwa Keezeekiya baali kyenda mu munaana (98), |
12450 | NEH 7:25 | bazzukulu ba Gibyoni baali kyenda mu bataano (95). |
12463 | NEH 7:38 | n’ab’e Sena baali enkumi ssatu mu lwenda mu asatu (3,930). |
12464 | NEH 7:39 | Bano be bakabona: bazzukulu ba Yedaya ow’olunnyiriri lwa Yesuwa baali lwenda mu nsavu mu basatu (973), |
12485 | NEH 7:60 | Omuwendo ogw’abaaweerezanga mu yeekaalu ne bazzukulu b’abaweereza ba Sulemaani bonna awamu, gwali bisatu mu kyenda mu babiri (392). |
12600 | NEH 11:8 | n’abagoberezi be Gabbayi ne Sallayi, bonna ne bawera abasajja lwenda mu abiri mu munaana (928). |