Wildebeest analysis examples for:   lug-lug   (Number),    February 25, 2023 at 00:38    Script wb_pprint_html.py   by Ulf Hermjakob

12036  EZR 2:4  bazzukulu ba Sefatiya bisatu mu nsavu mu babiri (372),
12037  EZR 2:5  bazzukulu ba Ala lusanvu mu nsavu mu bataano (775),
12040  EZR 2:8  bazzukulu ba Zattu lwenda mu ana mu bataano (945),
12041  EZR 2:9  bazzukulu ba Zakkayi lusanvu mu nkaaga (760),
12042  EZR 2:10  bazzukulu ba Bani lukaaga mu ana mu babiri (642),
12043  EZR 2:11  bazzukulu ba Bebayi lukaaga mu abiri mu basatu (623),
12045  EZR 2:13  bazzukulu ba Adonikamu lukaaga mu nkaaga mu mukaaga (666),
12047  EZR 2:15  bazzukulu ba Adini ebikumi bina mu ataano mu bana (454),
12048  EZR 2:16  bazzukulu ba Ateri ow’olunnyiriri lwa Keezeekiya kyenda mu munaana (98),
12049  EZR 2:17  bazzukulu ba Bezayi ebikumi bisatu mu amakumi abiri mu basatu (323),
12050  EZR 2:18  bazzukulu ba Yola kikumi mu kumi na babiri (112),
12051  EZR 2:19  bazzukulu ba Kasumu ebikumi bibiri mu abiri mu basatu (223),
12053  EZR 2:21  Abazzukulu ab’e Besirekemu kikumi mu abiri mu basatu (123),
12054  EZR 2:22  abazzukulu ab’e Netofa amakumi ataano mu mukaaga (56),
12055  EZR 2:23  abazzukulu ab’e Anasosi kikumi abiri mu munaana (128),
12056  EZR 2:24  abazzukulu ab’e Azumavesi amakumi ana mu babiri (42),
12057  EZR 2:25  abazzukulu ab’e Kiriaswalimu, n’e Kefira n’e Beerosi lusanvu mu ana mu basatu (743),
12058  EZR 2:26  abazzukulu ab’e Laama n’e Geba lukaaga mu abiri mu omu (621),
12059  EZR 2:27  abazzukulu ab’e Mikumasi kikumi mu abiri mu babiri (122),
12060  EZR 2:28  abazzukulu ab’e Beseri n’e Ayi ebikumi bibiri mu abiri mu basatu (223),
12061  EZR 2:29  abazzukulu ab’e Nebo amakumi ataano mu babiri (52),
12062  EZR 2:30  abazzukulu ab’e Magubisi kikumi ataano mu mukaaga (156),
12064  EZR 2:32  abazzukulu ab’e Kalimu ebikumi bisatu mu amakumi abiri (320),
12065  EZR 2:33  abazzukulu ab’e Loodi, n’e Kadidi, n’e Ono lusanvu mu abiri mu bataano (725),
12066  EZR 2:34  abazzukulu ab’e Yeriko ebikumi bisatu mu amakumi ana mu bataano (345),
12068  EZR 2:36  Bano be bakabona: bazzukulu ba Yedaya ab’ennyumba ya Yesuwa lwenda mu nsavu mu basatu (973),
12098  EZR 2:66  Baalina embalaasi lusanvu mu asatu mu mukaaga (736), n’ennyumbu ebikumi bibiri mu amakumi ana mu ttaano (245),
12099  EZR 2:67  n’eŋŋamira ebikumi bina mu amakumi asatu mu ttaano (435), n’endogoyi kakaaga mu lusanvu mu abiri (6,720).
12101  EZR 2:69  Ne bawaayo mu ggwanika ng’obusobozi bwabwe bwe bwali; ne bawaayo kilo bitaano eza zaabu (500), ne tani ssatu (3), n’ebyambalo bya bakabona kikumi (100) mu ggwanika.
12159  EZR 6:3  Mu mwaka ogw’olubereberye ogw’obufuzi bwa kabaka Kuulo, kabaka yateeka etteeka erikwata ku yeekaalu ya Katonda mu Yerusaalemi, nga ligamba nti: Yeekaalu eddaabirizibwe ebeere ekifo eky’okuweerangayo ssaddaaka, n’emisingi gyayo giteekebwewo ginywezebwe. Eriba mita amakumi abiri mu musanvu obugulumivu (27), ne mita amakumi abiri mu musanvu obugazi (27),
12434  NEH 7:9  bazzukulu ba Sefatiya baali bisatu mu nsavu mu babiri (372),
12435  NEH 7:10  bazzukulu ba Ala baali lukaaga mu ataano mu babiri (652),
12438  NEH 7:13  bazzukulu ba Zattu baali lunaana mu ana mu bataano (845),
12439  NEH 7:14  bazzukulu ba Zakkayi baali lusanvu mu nkaaga (760),
12440  NEH 7:15  bazzukulu ba Binnuyi baali lukaaga mu ana mu munaana (648),
12441  NEH 7:16  bazzukulu ba Bebayi baali lukaaga mu abiri mu munaana (628),
12443  NEH 7:18  bazzukulu ba Adonikamu baali lukaaga mu nkaaga mu musanvu (667),
12445  NEH 7:20  bazzukulu ba Adini baali lukaaga mu ataano mu bataano (655),
12446  NEH 7:21  bazzukulu ba Ateri ow’olunnyiriri lwa Keezeekiya baali kyenda mu munaana (98),
12447  NEH 7:22  bazzukulu ba Kasumu baali bisatu mu abiri mu munaana (328),
12448  NEH 7:23  bazzukulu ba Bezayi baali bisatu mu abiri mu bana (324),
12449  NEH 7:24  bazzukulu ba Kalifu baali kikumi mu kumi na babiri (112),
12451  NEH 7:26  Abaava e Besirekemu n’e Netofa baali kikumi mu kinaana mu munaana (188),
12452  NEH 7:27  ab’e Anasosi baali kikumi mu abiri mu munaana (128),
12453  NEH 7:28  ab’e Besuwazumavesi baali amakumi ana mu babiri (42),
12454  NEH 7:29  ab’e Kiriyasuyalimu, n’e Kefira n’e Beerosi baali lusanvu mu ana mu basatu (743),
12455  NEH 7:30  ab’e Laama n’e Geba lukaaga mu abiri mu omu (621),
12456  NEH 7:31  ab’e Mikumasi kikumi mu abiri mu babiri (122),
12457  NEH 7:32  ab’e Beseri n’e Ayi baali kikumi mu abiri mu basatu (123),
12458  NEH 7:33  ab’e Nebo ekyokubiri baali amakumi ataano mu babiri (52),
12460  NEH 7:35  ab’e Kalimu baali bisatu mu abiri (320),
12461  NEH 7:36  ab’e Yeriko baali bisatu mu ana mu bataano (345),
12462  NEH 7:37  ab’e Loodi, n’e Kadidi ne Ono baali lusanvu mu abiri mu omu (721),
12464  NEH 7:39  Bano be bakabona: bazzukulu ba Yedaya ow’olunnyiriri lwa Yesuwa baali lwenda mu nsavu mu basatu (973),
12493  NEH 7:68  Baalina embalaasi lusanvu mu asatu mu mukaaga (736), ennyumbu ebikumi bibiri mu ana mu ttaano (245), n’eŋŋamira ebikumi bina mu asatu mu ttaano (435), n’endogoyi kakaaga mu lusanvu mu abiri (6,720).
12494  NEH 7:69  Abamu ku bakulu b’obusolya baawaayo ensimbi okukola omulimu. Gavana n’awaayo, kilo munaana n’ekitundu eza zaabu, n’ebbensani amakumi ataano (50), n’ebyambalo bya bakabona ebikumi bitaano mu asatu (530) mu ggwanika.
12598  NEH 11:6  Bazzukulu ba Pereezi abaasenga mu Yerusaalemi baawerera ddala abasajja ebikumi bina mu nkaaga mu munaana (468), abaali abalwanyi abazira.