4700 | NUM 31:34 | Endogoyi, emitwalo mukaaga mu lukumi (61,000), |
4704 | NUM 31:38 | Ente, emitwalo esatu mu kakaaga (36,000), ng’ez’omusolo gwa Mukama Katonda nsanvu mu bbiri (72). |
4705 | NUM 31:39 | Endogoyi, emitwalo esatu mu bitaano (30,500), ng’ez’omusolo gwa Mukama Katonda zaali nkaaga mu emu (61). |
11542 | 2CH 17:14 | Okubalibwa ng’enju za bakitaabwe bwe zaali kwali bwe kuti: Okuva mu Yuda, abaduumizi ab’ebibinja eby’olukumi (1,000) baali: Aduna omuduumizi ow’abasajja abalwanyi emitwalo amakumi asatu (300,000), |
11545 | 2CH 17:17 | Okuva mu Benyamini: Eriyada, omuserikale omuzira, eyaduumiranga abasajja ab’obusaale n’engabo emitwalo amakumi abiri (200,000), |
11750 | 2CH 26:13 | Abo be baaduumiranga eggye ery’abasajja abatendeke mu kulwana, abaawera emitwalo amakumi asatu mu kasanvu mu ebikumi bitaano (307,500), abaakuumanga kabaka. |
12035 | EZR 2:3 | bazzukulu ba Palosi enkumi bbiri mu kikumi mu nsavu mu babiri (2,172), |
12038 | EZR 2:6 | bazzukulu ba Pakasumowaabu ab’olunnyiriri olwa Yesuwa ne Yowaabu enkumi bbiri mu lunaana mu kkumi na babiri (2,812), |
12039 | EZR 2:7 | bazzukulu ba Eramu lukumi mu bibiri mu ataano mu bana (1,254), |
12044 | EZR 2:12 | bazzukulu ba Azugaadi lukumi mu bibiri mu abiri mu babiri (1,222), |
12046 | EZR 2:14 | bazzukulu ba Biguvaayi enkumi bbiri mu amakumi ataano mu mukaaga (2,056), |
12063 | EZR 2:31 | abazzukulu ab’e Eramu omulala lukumi mu bibiri mu ataano mu bana (1,254), |
12069 | EZR 2:37 | bazzukulu ba Immeri lukumi mu amakumi ataano mu babiri (1,052), |
12070 | EZR 2:38 | bazzukulu ba Pasukuli lukumi mu bibiri mu amakumi ana mu musanvu (1,247), |
12096 | EZR 2:64 | Bonna awamu baali emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaga (42,360), |
12097 | EZR 2:65 | okwo nga kw’otadde abaddu n’abaddu abakazi abaali kasanvu mu bisatu mu amakumi asatu mu musanvu (7,337), n’abayimbi abasajja n’abakazi abaali ebikumi bibiri (200). |
12433 | NEH 7:8 | bazzukulu ba Palosi baali enkumi bbiri mu kikumi mu nsavu mu babiri (2,172), |
12436 | NEH 7:11 | bazzukulu ba Pakasumowaabu abaali ab’olunnyiriri lwa Yesuwa ne Yowaabu baali enkumi bbiri mu lunaana mu kumi na munaana (2,818), |
12437 | NEH 7:12 | bazzukulu ba Eramu baali lukumi mu bibiri mu ataano mu bana (1,254), |
12442 | NEH 7:17 | bazzukulu ba Azugaadi baali enkumi bbiri mu bisatu mu abiri mu babiri (2,322), |
12444 | NEH 7:19 | bazzukulu ba Biguvaayi baali enkumi bbiri mu nkaaga mu musanvu (2,067), |
12459 | NEH 7:34 | ab’e Eramu ekyokubiri baali lukumi mu bibiri mu ataano mu bana (1,254), |
12465 | NEH 7:40 | bazzukulu ba Immeri baali lukumi mu amakumi ataano mu babiri (1,052), |
12466 | NEH 7:41 | bazzukulu ba Pasukuli baali lukumi mu bibiri mu ana mu musanvu (1,247), |
12491 | NEH 7:66 | Ekibiina kyonna awamu kyali emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaaga (42,360), |
30883 | REV 7:5 | Ab’omu kika kya Yuda omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Lewubeeni omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Gaadi omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), |
30884 | REV 7:6 | ab’omu kika kya Aseri omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Nafutaali omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Manaase omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), |
30885 | REV 7:7 | ab’omu kika kya Simyoni omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Leevi omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Isakaali omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), |
30886 | REV 7:8 | ab’omu kika kya Zebbulooni omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Yusufu omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Benyamini omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000). Abo be baateekebwako akabonero k’envumbo. |
30996 | REV 14:1 | Awo ne ndaba Omwana gw’Endiga ng’ayimiridde ku lusozi Sayuuni, ng’ali n’abantu emitwalo kkumi n’ena mu enkumi nnya (144,000), ng’erinnya lye n’erya Kitaawe gawandiikiddwa mu byenyi by’abantu abo. |