4702 | NUM 31:36 | Ekitundu eky’omu makkati eky’omunyago eky’abo abaatabaala kyali bwe kiti: Endiga, obusiriivu busatu mu emitwalo esatu mu kasanvu mu bitaano (337,500); |
4706 | NUM 31:40 | Abantu omutwalo gumu mu kakaaga (16,000); ng’ab’omusolo gwa Mukama Katonda baali amakumi asatu mu babiri (32). |
4709 | NUM 31:43 | ekitundu ekyo kyali bwe kiti: Endiga, emitwalo asatu mu esatu mu bitaano (337,500); |
4710 | NUM 31:44 | Ente, emitwalo esatu mu kakaaga (36,000); |
4711 | NUM 31:45 | Endogoyi, emitwalo esatu mu bitaano (30,500); |
11543 | 2CH 17:15 | n’eyamuddiriranga yali Yekokanani omuduumizi ow’abasajja emitwalo amakumi abiri mu munaana (280,000); |
12492 | NEH 7:67 | obutassaako baweereza baabwe abasajja n’abaweereza baabwe abakazi abaali akasanvu mu bisatu mu asatu mu musanvu (7,337); ate nga baalina n’abayimbi abasajja n’abakazi bibiri mu ana mu bataano (245). |