Wildebeest analysis examples for:   lug-lug   ‘Word’Word,    February 25, 2023 at 00:38    Script wb_pprint_html.py   by Ulf Hermjakob

21186  EZK 26:17  Balikukungubagira ne bakugamba nti, “‘Ng’ozikiriziddwa, ggwe ekibuga ekyatutumuka, ekyabeerangamu abantu abalunnyanja. Wali wa maanyi ku nnyanja, ggwe n’abantu bo, watiisatiisanga bonna abaabeeranga ku lubalama lw’ennyanja.