|
27228 | Muzimbye essabo lya Moloki, ne mugulumiza emmunyeenye ya katonda wammwe Lefani, nga be bakatonda abalala be mwekolera mubasinze. Kyendiva mbawaŋŋangusa’ okusukka Babulooni. | |
31066 | Ne mpulira eddoboozi eddala nga lyogera okuva mu ggulu nga ligamba nti, “ ‘Mmwe abantu bange muve mu kibuga ekyo’ muleme kwegatta mu bibi bye, muleme kubonerezebwa wamu naye. |