3626 | NUM 1:21 | Abaabalibwa okuva mu kika kya Lewubeeni baali emitwalo ena mu kakaaga mu bitaano (46,500). |
3630 | NUM 1:25 | Abaabalibwa okuva mu kika kya Gaadi baali emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga mu amakumi ataano (45,650). |
3632 | NUM 1:27 | Abaabalibwa okuva mu kika kya Yuda baali emitwalo musanvu mu enkumi nnya mu lukaaga (74,600). |
3644 | NUM 1:39 | Abaabalibwa okuva mu kika kya Ddaani baali emitwalo mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu (62,700). |
3651 | NUM 1:46 | Obungi bwabwe bonna abaabalibwa okugatta awamu baali bawera emitwalo nkaaga mu enkumi ssatu mu ebikumi bitaano mu amakumi ataano (603,550). |
3663 | NUM 2:4 | Mu kibinja kye nga mulimu abaabalibwa emitwalo musanvu mu enkumi nnya mu lukaaga (74,600). |
3668 | NUM 2:9 | Abasajja bonna abaali mu lusiisira lwa Yuda abaabalibwa ng’ebibinja by’amaggye gaabwe bwe byali baali emitwalo kkumi na munaana mu kakaaga mu ebikumi bina (186,400). Be banaakulemberanga. |
3670 | NUM 2:11 | Abaabalibwa mu kibinja kye baali emitwalo ena mu kakaaga mu ebikumi bitaano (46,500). |
3674 | NUM 2:15 | Abaabalibwa mu kibinja kye baali emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga mu amakumi ataano (45,650). |
3685 | NUM 2:26 | Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu (62,700). |
3690 | NUM 2:31 | Okugatta awamu abasajja bonna abaali mu lusiisira lwa Ddaani baali emitwalo kkumi n’ettaano mu kasanvu mu lukaaga (157,600). Abo be banaasembangayo okusitula ng’olugendo lutuuse, ng’ebendera zaabwe bwe ziri. |
3691 | NUM 2:32 | Abo be baana ba Isirayiri abaabalibwa ng’empya zaabwe bwe zaali. Okugatta abaali mu nsiisira bonna ng’ebibinja byabwe bwe byali, baawera emitwalo nkaaga mu enkumi ssatu mu ebikumi bitaano mu amakumi ataano (603,550). |
3721 | NUM 3:28 | Abaana aboobulenzi okuva ku w’omwezi ogumu ogw’obukulu n’okusingawo abaabalibwa baali kanaana mu lukaaga (8,600). Abakokasi be baweebwa obuvunaanyizibwa okulabiriranga awatukuvu. |
3727 | NUM 3:34 | Abaana aboobulenzi okuva ku w’omwezi ogumu n’okusingawo abaabalibwa baali kakaaga mu ebikumi bibiri (6,200). |
3784 | NUM 4:40 | baabalibwa ng’empya zaabwe n’ennyumba z’abakadde baabwe bwe zaali, ne bawera enkumi bbiri mu lukaaga mu amakumi asatu (2,630). |
4513 | NUM 26:22 | Ezo ze nnyiriri z’ekika kya Yuda. Abaabalibwa baawera abasajja emitwalo musanvu mu kakaaga mu ebikumi bitaano (76,500). |
4516 | NUM 26:25 | Ezo ze nnyiriri z’ekika kya Isakaali. Abaabalibwa baawera abasajja emitwalo mukaaga mu enkumi nnya mu ebikumi bisatu (64,300). |
4518 | NUM 26:27 | Ezo ze nnyiriri z’ekika kya Zebbulooni. Abaabalibwa baawera abasajja emitwalo mukaaga mu ebikumi bitaano (60,500). |
4532 | NUM 26:41 | Ezo ze nnyiriri z’ekika kya Benyamini; n’abaabalibwa baawera abasajja emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga (45,600). |
4534 | NUM 26:43 | Zonna zaali nnyiriri za Basukamu. Abaabalibwa baawera abasajja emitwalo mukaaga mu enkumi nnya mu ebikumi bina (64,400). |
4542 | NUM 26:51 | Okugatta awamu omuwendo gwonna ogw’abaana ba Isirayiri abasajja abaabalibwa baawera emitwalo nkaaga mu lukumi mu lusanvu mu amakumi asatu (601,730). |
4698 | NUM 31:32 | Omunyago ogwasigalawo abatabaazi gwe beetwalira gwali bwe guti: Endiga, emitwalo nkaaga mu musanvu mu enkumi ttaano (675,000). |
4700 | NUM 31:34 | Endogoyi, emitwalo mukaaga mu lukumi (61,000), |
4703 | NUM 31:37 | ku ezo kwaliko ez’omusolo gwa Mukama Katonda lukaaga mu nsavu mu ttaano (675). |
4704 | NUM 31:38 | Ente, emitwalo esatu mu kakaaga (36,000), ng’ez’omusolo gwa Mukama Katonda nsanvu mu bbiri (72). |
4705 | NUM 31:39 | Endogoyi, emitwalo esatu mu bitaano (30,500), ng’ez’omusolo gwa Mukama Katonda zaali nkaaga mu emu (61). |
4706 | NUM 31:40 | Abantu omutwalo gumu mu kakaaga (16,000); ng’ab’omusolo gwa Mukama Katonda baali amakumi asatu mu babiri (32). |
4710 | NUM 31:44 | Ente, emitwalo esatu mu kakaaga (36,000); |
4712 | NUM 31:46 | n’abantu omutwalo gumu mu kakaaga (16,000). |
11749 | 2CH 26:12 | Omuwendo gwonna awamu ogw’abakulu b’ennyumba ez’abasajja abalwanyi gwali enkumi bbiri mu lukaaga (2,600). |
12041 | EZR 2:9 | bazzukulu ba Zakkayi lusanvu mu nkaaga (760), |
12042 | EZR 2:10 | bazzukulu ba Bani lukaaga mu ana mu babiri (642), |
12043 | EZR 2:11 | bazzukulu ba Bebayi lukaaga mu abiri mu basatu (623), |
12045 | EZR 2:13 | bazzukulu ba Adonikamu lukaaga mu nkaaga mu mukaaga (666), |
12046 | EZR 2:14 | bazzukulu ba Biguvaayi enkumi bbiri mu amakumi ataano mu mukaaga (2,056), |
12054 | EZR 2:22 | abazzukulu ab’e Netofa amakumi ataano mu mukaaga (56), |
12058 | EZR 2:26 | abazzukulu ab’e Laama n’e Geba lukaaga mu abiri mu omu (621), |
12062 | EZR 2:30 | abazzukulu ab’e Magubisi kikumi ataano mu mukaaga (156), |
12067 | EZR 2:35 | n’abazzukulu ab’e Sena enkumi ssatu mu lukaaga mu amakumi asatu (3,630). |
12092 | EZR 2:60 | Baali bazzukulu ba Deraya, bazzukulu ba Tobiya, ne bazzukulu ba Nekoda n’omuwendo gwabwe gwali lukaaga mu amakumi ataano mu babiri (652). |
12096 | EZR 2:64 | Bonna awamu baali emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaga (42,360), |
12098 | EZR 2:66 | Baalina embalaasi lusanvu mu asatu mu mukaaga (736), n’ennyumbu ebikumi bibiri mu amakumi ana mu ttaano (245), |
12099 | EZR 2:67 | n’eŋŋamira ebikumi bina mu amakumi asatu mu ttaano (435), n’endogoyi kakaaga mu lusanvu mu abiri (6,720). |
12216 | EZR 8:10 | n’okuva mu bazzukulu ba Seromisi, mutabani wa Yosifiya, era wamu naye abasajja kikumi mu nkaaga (160); |
12219 | EZR 8:13 | n’okuva mu bazzukulu ba Adonikamu, abajja oluvannyuma, Erifereti, ne Yeyeri, ne Semaaya, era wamu nabo abasajja nkaaga (60); |
12435 | NEH 7:10 | bazzukulu ba Ala baali lukaaga mu ataano mu babiri (652), |
12439 | NEH 7:14 | bazzukulu ba Zakkayi baali lusanvu mu nkaaga (760), |
12440 | NEH 7:15 | bazzukulu ba Binnuyi baali lukaaga mu ana mu munaana (648), |
12441 | NEH 7:16 | bazzukulu ba Bebayi baali lukaaga mu abiri mu munaana (628), |
12443 | NEH 7:18 | bazzukulu ba Adonikamu baali lukaaga mu nkaaga mu musanvu (667), |
12444 | NEH 7:19 | bazzukulu ba Biguvaayi baali enkumi bbiri mu nkaaga mu musanvu (2,067), |
12445 | NEH 7:20 | bazzukulu ba Adini baali lukaaga mu ataano mu bataano (655), |
12455 | NEH 7:30 | ab’e Laama n’e Geba lukaaga mu abiri mu omu (621), |
12487 | NEH 7:62 | bazzukulu ba Deraya, bazzukulu ba Tobiya, ne bazzukulu ba Nekoda baali lukaaga mu amakumi ana mu babiri (642). |
12491 | NEH 7:66 | Ekibiina kyonna awamu kyali emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaaga (42,360), |
12493 | NEH 7:68 | Baalina embalaasi lusanvu mu asatu mu mukaaga (736), ennyumbu ebikumi bibiri mu ana mu ttaano (245), n’eŋŋamira ebikumi bina mu asatu mu ttaano (435), n’endogoyi kakaaga mu lusanvu mu abiri (6,720). |
12598 | NEH 11:6 | Bazzukulu ba Pereezi abaasenga mu Yerusaalemi baawerera ddala abasajja ebikumi bina mu nkaaga mu munaana (468), abaali abalwanyi abazira. |
30943 | REV 11:3 | Era ndiwa abajulirwa bange ababiri nga bambadde ebibukutu ne bawa obunnabbi okumala ennaku lukumi mu bibiri mu nkaaga (1,260).” |