|
23796 | “Naye obutabanyiiza, genda ku nnyanja osuulemu eddobo, ekyennyanja ky’onoosooka okukwasa okyasamye akamwa. Mu kamwa kaakyo onoolabamu esutateri,ozitwale oziweeyo osasule omusolo gwange n’ogugwo.” | |
24014 | “Zibasanze mmwe Abawandiisi nammwe Abafalisaayo! Mulabika ng’amalaalo agatemagana kungulu,songa munda gajjudde amagumba g’abafu n’obuvundu obwa buli ngeri. |