Wildebeest analysis examples for:   lug-lug   Word”;    February 11, 2023 at 19:01    Script wb_pprint_html.py   by Ulf Hermjakob

17854  ISA 7:2  Amawulire bwe gatuuka eri Kabaka wa Yuda nti, “Obusuuli bwegasse ne Efulayimu okubalumba”; omutima gwe n’egy’abantu ba Yuda bonna ne gikankana, ne giba ng’emiti egy’omu kibira eginyeenyezebwa embuyaga.