13832 | JOB 38:35 | Ggwe otuma eggulu limyanse era libwatuke? Lisobola okukweyanjulira nti, ‘Tuutuno tuli wano’? |
18407 | ISA 36:7 | Naye bw’onoŋŋamba nti, ‘Twesiga Mukama Katonda waffe,’ si ye yali nannyini byoto n’ebifo ebigulumivu Keezeekiya bye yaggyawo n’agamba Yuda ne Yerusaalemi nti, ‘Mu maaso g’ekyoto kino we munaasinzizanga’? |
20920 | EZK 18:2 | “Mutegeeza ki bwe mugerera olugero luno ensi ya Isirayiri nti, “ ‘Bakitaabwe balidde ezabbibu ezikaawa, n’amannyo g’abaana ganyenyeera’? |
26584 | JHN 10:34 | Yesu n’abaddamu nti, “Tekyawandiikibwa mu mateeka gammwe nti, Katonda yagamba nti, ‘Muli bakatonda’? |